1 Chronicles 9:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaaberanga mu Yeruzaalemu okuva mu bantu ba Yuda, aba Benyamiini, aba Efurayimu n'aba Manasse baali:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamu ku abo abaabeeranga mu Yerusaalemi nga bava mu Yuda, ne Benyamini, ne Efulayimu ne Manase baali:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatuula mu Yerusaalemi mwalimu abamu abaava mu bika bino: ekya Yuda, ekya Benyamini, n'ekya Manase;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu ku b'omu Bika ekya Yuda, n'ekya Benyamiini, n'ekya Efurayimu n'ekya Manasse, ne babeera mu Yerusaalemu, era be bano:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu Yerusaalemi ne mubeeramu ku baana ba Yuda, ne ku baana ba Benyamini, ne ku baana ba Efulayimu ne Manase;