1 Chronicles 9:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeyeli kitaawe wa Gibewoni yabeeranga Gibewoni. Mukazi we ye yali Maaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeyeri kitaawe wa Gibyoni era yatulanga mu Gibyoni, n’erinnya lya mukyala we nga ye Maaka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeyeeri kitaawe wa Gibyoni yabeeranga mu Gibyoni. Erinnya lya mukazi we, nga ye Maaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeyeli kitaawe wa Gibiyoni yabeeranga mu Gibiyoni. Erinnya lya mukazi we, nga ye Maaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne kitaawe wa Gibyoni n'abeeranga mu Gibyoni, Yeyeeri, mukazi we erinnya lye Maaka: