1 Chronicles 9:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mikuloti yazaala Semeyamu. Nabo babeeranga ne baganda baabwe mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikuloosi yazaala Simyamu, era nabo baabeeranga kumpi ne baganda baabwe mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mikuloosi n'azaala Simyamu. Abo nabo babeeranga mu Yerusaalemi wamu ne baganda baabwe, okumpi n'ab'eŋŋanda zaabwe abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kitaawe wa Simeyaamu. Abo nabo baabeeranga mu Yerusaalemu wamu ne baganda baabwe, okumpi n'ab'eŋŋanda zaabwe abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mikuloosi n'azaala Simeyamu. Era nabo ne babeeranga ne baganda baabwe e Yerusaalemi, nga boolekera baganda baabwe.