1 Chronicles 9:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Yonatani: Meribaali. Meribaali yazaala Mika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Yonasaani ye yali Meribubaali, ne Meribubaali n’azaala Mikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Meribubaali ye yali mutabani wa Yonasaani; Meribubaali n'azaala Mikka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutabani wa Yonataani yali Meribbaali kitaawe wa Mikka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Meribubaali ye yali mutabani wa Yonamani; Meribubaali n'azaala Mikka.