1 Chronicles 9:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akazi yazaala Yaara, Yaara n'azaala Alemeti, Azumaveti ne Zimuri. Zimuri yazaala Moza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akazi n’azaala Yala, Yala n’azaala Alemesi, ne Azumavesi ne Zimuli, ate Zimuli n’azaala Moza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akazi n'azaala Yala; Yala n'azaala abaana basatu be bano: Alemesi, Azumavesi ne Zimuli; Zimuli n'azaala Moza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Ahazi, kitaawe wa Yara. Yara yazaala Alemeti, ne Azumaveti, ne Zimuri kitaawe wa Moza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akazi n'azaala Yala; Yala n'azaala Alemesi, ne Azumavesi, ne Zimuli; Zimuli n'azaala Moza;