1 Chronicles 9:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Moza yazaala Bineya, Refaaya mutabani we, Eleyasa mutabani we, ne Azeli mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Moza n’azaala Bineya, Bineya n’azaala Lefaya, Lefaya n’azaala Ereyaasa, Ereyaasa n’azaala Azeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Moza n'azaala Bineya, Bineya n'azaala Lefaya, Lefaya n'azaala Ereyaasa, Ereyaasa n'azaala Azeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Moza n'azaala Bineya, Bineya n'azaala Refaaya, Refaaya n'azaala Eleyaasa, Eleyaasa n'azaala Azeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Moza n'azaala Bineya; ne Lefaya nutabani we, Ereyaasa mutabani we, Azeri mutabani we;