1 Chronicles 9:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Babenyamiini: Sallu mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Odaviya, mutabani wa Kassenuwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku bazzukulu ba Benyamini, Sallu mutabani wa Mesullamu, muzzukulu wa Kodaviya, muzzukulu wa Kassenuwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku basibuka mu Benyamini: Sallu mutabani wa Mesullamu, era muzzukulu wa Kodaviya mutabani wa Kassenuwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku basibuka mu Benyamiini: Sallu mutabani wa Mesullamu, era muzzukulu wa Hoodaviya mutabani wa Hasenuwa;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Benyamini; Sallu mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Kodaviya, mutabani wa Kassenuwa;