1 Chronicles 9:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yibuneeya mutabani wa Yerokamu, Ela mutabani wa Wuzzi, mutabani wa Mikuri, Mesullamu mutabani wa Sefatiya, mutabani wa Reweli, mutabani wa Yibuniya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Ibuneya mutabani wa Yerokamu, ne Era mutabani wa Uzzi, muzzukulu wa Mikuli, ne Mesullamu mutabani wa Sefatiya, muzzukulu wa Leweri, muzzukulu wa Ibuniya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibuneya mutabani wa Yerokamu, ne Era mutabani wa Uzzi era muzzukulu wa Mikuli, ne Mesullamu mutabani wa Sefatiya era muzzukulu wa Leweri, mutabani wa Ibuniya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yibuniya mutabani wa Yerohaamu, ne Ela mutabani wa Wuzzi era muzzukulu wa Mikuri; ne Mesullamu mutabani wa Sefatiya era muzzukulu wa Reweli mutabani wa Yibuniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Ibuneya mutabani wa Yerokamu, ne Era mutabani wa Uzzi, mutabani wa Mikuli, ne Mesullamu mutabani wa Sefatiya, mutabani wa Leweri, mutabani wa Ibuniya;