1 Corinthians 1:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kristu yeetemyemu? Pawulo ye yakomererwa ku musaalaba okubeera mmwe? Mwabatizibwa mu linnya lya Pawulo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale Kristo ayawuliddwamu? Pawulo yakomererwa ku musaalaba ku lwammwe? Oba mwabatizibwa mu linnya lya Pawulo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kristo ayawuliddwamu? Pawulo yakomererwa ku lwammwe? Oba mwabatizibwa okuyingira mu linnya lya Pawulo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kwe kugamba Kristo ayawuliddwamu? Pawulo yali akomereddwa ku musaalaba ku lwammwe? Oba mwabatizibwa mu linnya lya Pawulo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kristo ayawuliddwamu? Pawulo yakomererwa ku lwammwe? oba mwabatizibwa okuyingira mu linnya lya Pawulo?