1 Corinthians 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nti munaagamba nti mwabatizibwa mu linnya lyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo si kulwa nga wabaawo agamba nti mwabatizibwa mu linnya lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omuntu yenna alemenga okwogera nga mwabatizibwa okuyingira mu linnya lyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo tewali ayinza kugamba nti yabatizibwa mu linnya lyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omuntu yenna alemenga okwogera nga mwabatizibwa okuyingira mu linnya lyange: