1 Corinthians 1:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno nga bwe kyawandiikibwa, “Eyeetenda, yeetendere mu Mukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bwe kyawandiikibwa nti eyeenyumiriza yeenyumirizenga mu Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bwe kyawandiikibwa nti, “Eyeenyumiriza, yeenyumiririzenga mu Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bwe kyawandiikibwa nti: “Eyeenyumiriza, yeenyumiririzenga mu Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bwe kyawandiikibwa nti Eyeenyumiriza, yeenyumiririzenga mu Mukama.