1 Corinthians 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bulijjo neebaza Katonda ku lwammwe olw'eneema ya Katonda eyabaweebwa mu Kristu Yezu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nneebaza Katonda wange bulijjo ku lwammwe, olw’ekisa kya Katonda ekyabaweebwa mu Kristo Yesu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nneebaza Katonda wange bulijjo ku lwammwe, olw'ekisa kya Katonda ekyabaweebwa mu Kristo Yesu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda wange eyabakwatirwa mmwe ekisa ng'ayita mu Kristo Yesu, mmwebaza bulijjo olw'ekyo kye yabakolera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nneebaza Katonda wange bulijjo ku lwammwe, olw'ekisa kya Katonda kye mwaweerwa mu Kristo Yesu;