1 Corinthians 10:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugaati guli gumu, naye naffe abangi ffenna olw'okugabana ku mugaati ogumu ogwo, tufuuka mubiri gumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ffe bangi, ffenna tulya ku mugaati gumu, ekiraga nga bwe tuli omubiri ogumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ffe abangi tuli mugaati gumu, omubiri gumu, kubanga fenna tugabana omugaati gumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugaati guli gumu, era ffe abangi tuli omubiri gumu, kubanga tugabana ku mugaati gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ffe abangi tuli mugaati gumu, omubiri gumu: kubanga fenna tugabana omugaati gumu.