1 Corinthians 10:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temuyinza kunywa kikompe kya Mukama ate ne munywa ne ku ky'emyoyo emibi; temusobola kugabana ku lujjuliro lwa Mukama, ate ne ku lw'emyoyo emibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temuyinza kunywa ku kikompe kya Mukama ate ne munywa ne ku kikompe kya baddayimooni. Era temuyinza kuliira ku mmeeza ya Mukama ate ne ku ya baddayimooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temuyinza kunywa ku kikompe kya Mukama waffe ne ku kikompe kya baddayimooni. Era temuyinza kugabana ku mmeeza ya Mukama waffe ne ku mmeeza ya baddayimooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuyinza kunywa ku kikopo kya Mukama, ne ku kikopo kya balubaale. Temuyinza kuliira ku mmeeza ya Mukama, ne ku mmeeza ya balubaale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temuyinza kunywa ku kikompe kya Mukama waffe ne ku kikompe kya balubaale: temuyinza kugabana ku mmeeza ya Mukama waffe ne ku mmeeza ya balubaale.