1 Corinthians 10:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Byonna bikkirizibwa,” naye si byonna nti bingasa. “Byonna bikkirizibwa,” naye si byonna nti bizimba omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Byonna bikkirizibwa, naye si byonna ebirimu omugaso. Byonna bikkirizibwa naye si byonna ebizimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Byonna birungi;” naye ebisaana si byonna. “ Byonna birungi,” naye ebizimba si byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna bikkirizibwa, weewaawo, naye si byonna ebigasa. Byonna bikkirizibwa, naye si byonna ebizimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Byonna birungi; naye ebisaana si byonna. Byonna birungi, naye ebizimba si byonna.