1 Corinthians 10:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe wabeerawo agamba nti: “Eyo emmere mponge,” temulya olw'okubeera oyo akyogedde, n'olw'obutalumwa mmeeme –
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka omuntu yenna bw’abategeezanga nti, “Kino kyaweereddwayo eri bakatonda abalala,” temukiryanga olw’oyo abategeezezza n’olw’obulungi bw’omwoyo gwammwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu bw'abagambanga nti, “Kino kyaweereddwayo” okubeera ssaddaaka, temukiryanga ku lw'oyo ababuulidde, n'olw'omwoyo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuntu bw'abagambanga nti: “Kino kyaweereddwayo eri ebitali Katonda,” temukiryanga olw'oyo abagambye, n'olw'obulungi bw'omwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuntu bw'abagambanga nti Kino kyaweebwa okubeera ssaddaaka, temukiryanga ku lw'oyo abuulidde, n'olw'omwoyo: