1 Corinthians 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde bwe gutyo bwe guli, bangi mu bo Katonda teyabasanyukira, anti emirambo gyabwe gyabikkirira eddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye era abasinga obungi Katonda teyabasiima, bwe batyo ne bazikirizibwa mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bangi ku bo Katonda teyabasiima, kubanga baazikiririzibwa mu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye era bangi ku bo, Katonda teyabasiima. Kyebaava bafiira mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bangi ku bo Katonda teyabasiima: kubanga baazikiririzibwa mu ddungu.