1 Corinthians 10:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byali bya kutulabula, tuleme kwegomba bibi nga bali bwe beegomba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebintu bino ebyabatuukako bitulabula obuteegomba bibi nga bo bwe baakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ebyo byali byakulabirako gyetuli, tulemenga okwegomba ebibi, era nga bo bwe beegomba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byali bya kutulabula, tulemenga okwegomba ebibi, nga bo bwe baakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ebyo byali byakulabirako gye tuli, tulemenga okwegomba ebibi, era nga bo bwe beegomba.