1 Corinthians 11:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti okwetemamu kuteekwa okubaawo mu mmwe, abatuufu ddala balyoke balabike.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye okwesalaasalamu okwo kusaana kubeewo abatuufu balyoke bategeerekeke.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga era n'okwesalamu kikugwanira okubaawo, abasiimibwa balyoke balabikenga mu mmwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga era okwesalaasalamu kuteekwa okubaawo, ab'amazima mu mmwe balyoke bamanyibwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga era n'okwesalamu kikugwanira okubanga mu mmwe, abasiimibwa balyoke balabikenga mu mmwe.