1 Corinthians 11:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mukuŋŋaana, tekukyali kulya mbaga ya Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mukuŋŋaana ekyo kye mulya si kye kyekiro kya Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mukuŋŋaana, ekyo kye mulya kiba tekikyali mmere ya Mukama waffe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mukuŋŋaana, ekyo kye mulya tekikyali kya kiro kya Mukama waffe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bwe mukuŋŋaanira awamu, tekiyinzika kulya mmere ya Mukama waffe: