1 Corinthians 11:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye njagala kino mukitegeere, nti omutwe gwa buli musajja ye Kristu; omutwe gw'omukazi ye bba; omutwe gwa Kristu ye Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka njagala mutegeere nti Kristo ye mutwe gwa buli muntu, n’omusajja gwe mutwe gwa mukazi we. Era Katonda ye mutwe gwa Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye njagala mmwe mutegeere ng'omutwe gwa buli musajja ye Kristo; n'omutwe gw'omukazi ye musajja; n'omutwe gwa Kristo ye Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye njagala mutegeere nti Kristo ye akulira buli muntu, era nti omusajja ye akulira mukazi we, era nti Katonda ye akulira Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye njagala mmwe okumanya ng'omutwe gwa buli musajja ye Kristo; n'omutwe gw'omukazi ye musajja; n’omutwe gwa Kristo ye Katonda.