1 Corinthians 11:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe tulamulibwa, tubonerezebwa Omukama tuleme kusalirwa musango kutusinga wamu n'ensi eno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Mukama bw’atusalira omusango aba atukangavvula tuleme kusalirwa musango awamu n’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama bwa tusalira omusango, atukangavvula, tuleme okusingibwa omusango awamu n'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama bw'atusalira omusango, atukangavvula, tuleme okusingibwa omusango awamu n'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe tusalirwa omusango, tubuulirirwa Mukama waffe, tsuleme okusingibwa omusango awamu n’ensi.