1 Corinthians 11:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'omusajja si ye yatonderwa omukazi, wabula omukazi ye yatonderwa omusajja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era omusajja teyatondebwa lwa mukazi, wabula omukazi ye yatondebwa olw’omusajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kubanga omusajja teyatondebwa lwa mukazi; wabula omukazi olw'omusajja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era omusajja teyatondebwa lwa mukazi, wabula omukazi ye yatondebwa olw'omusajja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era kubanga omusajja teyatondebwa lwa mukazi; wabula omukazi olw'omusajja: