1 Corinthians 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nga tuli mu bantu abakulu, tubabuulira magezi, si magezi ag'emirembe gyaffe oba ag'abafuzi ab'emirembe gyaffe abagenda basaanyizibwawo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye eri abo abakulu mu mwoyo, twogera eby’amagezi agatali ga mu mulembe guno, wadde ag’abafuzi ab’omu mulembe guno abaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye eri abo abakuze mu mwoyo, twogera eby'amagezi, naye amagezi agatali ga mu mulembe guno, oba ag'abafuzi ab'omu mulembe guno abaggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mu abo abakulu mu mwoyo, twogera eby'amagezi, naye eby'amagezi agatali ga bantu ab'oku nsi kuno, wadde ag'abafuzi b'ensi eno, abaggwaawo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye amagezi tugoogera mu abo abatuukirira: naye amagezi agatali ga mu mirembe gino, era agatali ga bakulu ab'omu mirembe gino, abaggwaawo: