1 Corinthians 4:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino sibiwandiise kubaswaza, wabula kubabuulirira ng'abaana bange abaagalwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Siwandiika bintu bino lwa kubaswaza naye lwa kubabuulirira ng’abaana bange abaagalwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bino ssibiwandiika kubaswaza, wabula lwa kubabuulirira ng'abaana bange abaagalwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo sibiwandiika lwa kubaswaza, wabula lwa kubabuulirira ng'abaana bange abaagalwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo ssibiwandiika kubakwasa nsonyi, wabula okubabuulirira ng'abaana bange abaagalwa.