1 Corinthians 4:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija nno kujja mangu ewammwe, Omukama ng'ayagadde, olwo ndimanya si bigambo by'abo abeewanika, wabula amaanyi gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nzija mangu, Mukama bw’anaasiima ndyoke mmanye amaanyi g’abo abeekuluntaza so si mu bigambo obugambo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ndijja gye muli mangu, Mukama waffe bw'alyagala; era ndimanya amaanyi gaabwe abeegulumiza so si mu bigambo obugambo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Mukama bw'alyagala, ndijja mangu gye muli mmanyire ddala ebyo abeekulumbaza bye baasooka okukola, sso si ebyo bye boogera obwogezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ndijja gye muli mangu, Mukama waffe bw'alyagala; era ndimanya amaanyi gaabwe abeegulumiza so si kigambo kyabwe.