1 Corinthians 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati nno ekirindiriddwa mu bawanika, omuwanika yandisangiddwa nga mwesigwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era omuwanika kimugwanira okuba omuntu omwesigwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kigwanira abawanika okubanga abeesigwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga omuwanika kimugwanira okuba omwesigwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era wano kigwanira abawanika, omuntu okulabikanga nga mwesigwa.