1 Corinthians 4:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kiki kye mwagala? Nzije ewammwe na muggo, oba na kwagala, mu mutima omukkakkamu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiruwa kye mwagala? Nzije n’omuggo, oba nzije na kwagala n’omwoyo ogw’obuwombeefu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwagalako ki? Njije gye muli n'omuggo, oba mu kwagala ne mu mwoyo ogw'obuwombeefu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwagalako ki? Mwagala njije na muggo oba njije nga njijudde okwagala era n'obukkakkamu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwagalako ki? njije gye muli n'omuggo, oba mu kwagala ne mu mwoyo ogw'obuwombeefu?