1 Corinthians 7:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafumbo mbalagira, naye si nze, wabula Omukama y'abalagira, nti omukyala tanobanga ku bba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abafumbo mbawa etteeka eriva eri Mukama waffe: omukazi tanobanga ku bba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abaamala okufumbiriganwa mbalagira, so si nze wabula Mukama waffe, omukazi obutanobanga ku bba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo abafumbo mbalagira bwe nti, si nze mbalagira, wabula Mukama. Omukazi tanobanga ku bba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abaamala okufuumbirwaganwa mbalagira, so si nze wabula Mukama waffe, omukazi obutanobanga ku musajja we