1 Corinthians 7:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okutayirirwa temuli kantu, n'obutatayirirwa temuli kantu; ekikulu kukwata biragiro bya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okukomolebwa si kintu era obutakomolebwa si kintu, wabula ekikulu kwe kukwata amateeka ga Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okukomolwa si kintu, n'obutakomolwa si kintu, wabula ekikulu kwe kukwatanga ebiragiro bya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga okukomolebwa oba obutakomolebwa si kye kikulu, wabula ekikulu kwe kukwatanga ebiragiro bya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okukomolwa si kintu n'obutakomolwa si kintu wabula okukwatanga ebiragiro bya Katonda.