1 Corinthians 7:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka olw'okubeera obuseegu, buli musajja afune mukazi we, na buli mukazi afune bba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye olw’ebikolwa eby’obwenzi, buli musajja abeerenga ne mukazi we; era na buli mukazi abeerenga ne bba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye, olw'obwenzi, buli musajja abeerenga ne mukazi we ye, na buli mukazi abeerenga ne bba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka olw'okwewala obwenzi, kisaana buli musajja afune omukazi owuwe, era na buli mukazi afune bba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye, olw'obwenzi, buli musajja abeerenga ne mukazi we ye, na buli mukazi abeerenga ne musajja we ye.