1 Corinthians 7:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wali muddu we wayitirwa? Leka kweraliikirira; kyokka bw'osobola okuwona obuddu, weeyambise omukisa ogwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oba nga wayitibwa ng’oli muddu ekyo kireme okuba ekikulu; naye bw’oba ng’ofunye omukisa okufuuka ow’eddembe, gukozese.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wayitibwa ng'oli muddu? Tokyeraliikiriranga, naye bwewabaawo omukisa ogw'okufuna eddembe, gukozese togufiirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wayitibwa ng'oli muddu? Kale tofaayo. Naye oba nga ofunye omukisa okufuuka ow'eddembe, togufiirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wayitibwa ng'oli muddu? tokyeraliikiriranga: naye okuyinza bw'oyinzaga okuweebwa eddembe, waakiri beerenga nalyo.