1 Corinthians 7:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abooluganda, kino kye ŋŋamba, nti akadde kasigadde katono, n'okuva kati abalina abakazi babe ng'abatalina;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kino kye mbategeeza abooluganda nti ekiseera kiyimpawadde. Noolwekyo abo abalina abakazi babe ng’abatabalina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kino kye njogera, ab'oluganda, nti Ebiro biyimpawadde, okuva kaakano abalina abakazi babe ng'abatalina:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abooluganda, mbagamba nti ekiseera kisigadde kitono, era okuva kaakano abo abalina abakazi babe ng'abatalina,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kino kye njogera, ab'oluganda, nti Ebiro biyimpawadde, okutanula kaakano abalina abakazi babe ng'abatalina: