1 Corinthians 7:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno, oli awasa omwogerezebwa we akola bulungi; naye oyo atamuwasizza aba akoze bulungi okusinga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale oyo awasa omuwala gw’ayogereza aba akoze bulungi, naye oyo atamuwasa y’aba asinze okukola obulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale oyo awasa omuwala gw'ayogereza aba akoze bulungi, naye oyo atamuwasa y'aba asinze okukola obulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale oyo awasa omukazi gw'ayogereza aba akoze bulungi, kyokka oyo amukuuma nga mwannyina ye asinga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale afumbiza muwala we akola bulungi; era n'oyo atalifumbiza ye alisinga okukola obulungi.