1 Corinthians 7:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe baba tebasobola kwefuga, bawase, kubanga okuwasa kirungi okusinga okubabirirwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe baba tebasobola kwefuga bafumbirwe, oba bawase, kubanga okufumbiriganwa kisinga okwakiriranga okw’okwegomba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba nga tebayinza kweziyiza, bafumbirwenga: kubanga kye kirungi okufumbirwa okusinga okwakanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oba nga tebasobola kwefuga, kale bawase oba bafumbirwe, kubanga okufumbiriganwa kusinga okubonyaabonyezebwa okwegomba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba nga tebayinza kweziyiza, bafumbiriganwenga: kubanga kye kirungi okufumbiriganwanga okusinga okwakanga.