1 Corinthians 8:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe musobya mutyo eri bannammwe, ne muttattana mutyo emitima gyabwe eminafu, mubeera Kristu gwe musobezza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo bwe mukola ekibi ku booluganda muba muleeta ekiwundu ku mwoyo gwabwe kubanga banafu, era muba mukola kibi eri Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe kityo, bwe mwonoonanga ab'oluganda, era ne mufumita omwoyo gwabwe, bwe guba nga munafu, nga mwonoona Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo bw'okola ekibi ku baganda bo, n'ofumita omwoyo gwabwe omunafu, oba okikoze ku Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe kityo, bwe mwonoonanga ab'oluganda era ne mufumita omwoyo gwabwe, bwe guba nga munafu, nga mwonoona Kristo.