1 Corinthians 8:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde nga waggulu eyo ne mu nsi osanga be bayita balubaale, anti balubaale nkuyanja, n'abakama nkumu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo abayitibwa bakatonda abali mu ggulu ne ku nsi newaakubadde nga waliwo bakatonda bangi n’abaami bangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba newakubadde nga waliwo abayitibwa bakatonda, oba mu ggulu, oba mu nsi; nga bwe waliwo“ bakatonda” abangi “n'abaami” abangi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde nga waliwo abayitibwa balubaale mu ggulu oba ku nsi, era newaakubadde nga balubaale abo be “Bakama” abangi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuba newakubadde nga waliwo abayitibwa bakatonda, oba mu ggulu, oba mu nsi; nga bwe waliwo bakatonda abangi n'abaami abangi;