1 Corinthians 9:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze siri wa ddembe? Siri mutume? Saalaba ku Yezu Kristu Mukama waffe? Si mmwe mulimu gwange mu Mukama?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ssiri wa ddembe? Ssiri mutume? Ssaalaba Yesu Mukama waffe? Si mmwe bibala by’omulimu gwange mu Mukama waffe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ssiri wa ddembe? Ssiri mutume? Ssaalaba Yesu Mukama waffe? mmwe temuli mulimu gwange mu Mukama waffe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siri wa ddembe? Siri mutume? Saalaba Yesu Mukama waffe? Si mmwe bibala by'omulimu gwe nkolera Mukama?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ssiri wa ddembe? ssiri mutume? ssaalaba Yesu Mukama waffe? mmwe temuli mulimu gwange mu Mukama waffe?