1 Corinthians 9:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde siriiko n'omu anneekomya, neefuula omuddu wa bonna, ndyoke mpangule bangi okusingawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga newaakubadde nga ndi wa ddembe eri abantu bonna, nfuuka omuddu wa bonna olw’okweyagalira, ndyoke ndeete bangi eri Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba newakubadde nga ndi wa ddembe eri bonna, nneefuula muddu eri bonna, ndyoke nfunenga abangi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde nga siri muddu wa muntu n'omu, nafuuka muddu wa bonna, ndyoke ndeete bangi eri Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuba newakubadde nga ndi wa ddembe eri bonna, nneefuula muddu eri bonna, ndyoke nfunenga abangi.