1 Corinthians 9:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba ku balala siri mutume, waakiri ku mmwe ndi mutume; mmwe kabonero akassiddwa ku butume bwange mu Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga ssiri mutume eri abalala, naye ndi mutume eri mmwe, kubanga mmwe kabonero k’obutume bwange mu Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga ssiri mutume eri abalala, naye ndi mutume eri mmwe; kubanga mmwe kabonero k'obutume bwange mu Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nga siri mutume eri abalala, naye eri mmwe ndi mutume, kubanga mmwe kabonero akakakasa nti Mukama yantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga ssiri mutume eri abalala, naye ndi mutume eri mmwe: kubanga mmwe kabonero k'obutume bwange mu Mukama waffe.