1 Corinthians 9:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna mbikola lwa kubeera Vangili, ndyoke ngabane ku birungi byayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Byonna mbikola olw’enjiri, era nange ndyoke nfunire wamu nabo ebiva mu Njiri eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nkola byonna olw'Enjiri, ndyoke nzisenga kimu mu yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna mbikola olw'Amawulire Amalungi, ndyoke ngabane ku birungi ebiva mu go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nkola byonna olw'enjiri, ndyoke nzisenga kimu mu yo.