1 Corinthians 9:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tetuli ba ddembe okutambulanga n'omukazi omubeezi ng'Abatume abalala ne baganda b'Omukama ne Kefa bwe bakola?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa nnewasiza omukazi, siyinza kutambula naye mu ŋŋendo zange ng’abatume abalala ne Keefa, ne baganda ba Mukama waffe bwe bakola?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tetulina buyinza okutwalanga omukazi ow'oluganda awamu naffe, era ng'abatume abalala, ne baganda ba Mukama waffe, ne Keefa bwe bakola?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetulina buyinza okutambulanga n'omukazi owooluganda, ng'abatume abalala, ne Keefa, ne baganda ba Mukama bwe bakola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tetulina buyinza okutwalanga omukazi ow'oluganda awamu naffe, era ng'abatume abalala, ne baganda ba Mukama waffe, ne Keefa.