1 Corinthians 9:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba nze nzekka ne Barunaba ffe tutalina ddembe obutakola?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oba Balunabba nange, ffe ffekka ffe tusaana okwekolera?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba Balunabba nange, ffe ffekka tetulina buyinza kulekeraawo kukola kweyimirizaawo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nze nzekka ne Barunaba, ffe tusaana okwekolera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nze nzekka ne Balunabba tetulina buyinza obutakolanga mirimu?