1 Corinthians 9:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino mbyogeza buyinza bwa muntu buntu? Etteeka nalyo si bwe ligamba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo mbyogera ku bwange ng’omuntu, etteeka nalyo si bwe ligamba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo mbyogera ku bwange? Etteeka si bwe lyogera?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo mbyogera ku bwange? Etteeka nalyo si bwe ligamba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo njogera bya buntu? oba era n'amateeka tegoogera bwe gatyo?