1 John 2:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwana bwange, bino mbibawandiikira muleke kukola bibi; naye singa oli aba akoze ekibi, tulina omuwolereza eri Taata, ye Yezu Kristu omutuukirivu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baana bange abaagalwa, ebintu bino mbibawandiikidde mulemenga okukola ekibi. Naye omuntu yenna bw’akolanga ekibi tulina omuwolereza eri Kitaffe, ye Yesu Kristo Omutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baana bange abato, mbawandiikidde ebyo mulemenga okukola ekibi. Era omuntu yenna bw'akola ekibi, tulina Omuwolereza eri Kitaffe, Yesu Kristo omutuukirivu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baana bange, bino mbibawandiikidde mulemenga okukola ekibi. Naye bwe wabaawo akola ekibi, tulina Omuwolereza eri Kitaffe, ye Yesu Kristo omutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baana bange abato, mbawandiikidde ebyo mulemenga okukola ekibi. Era omuntu yenna bw'akola ekibi, tulina Omuwolereza eri Kitaffe, Yesu Kristo omutuukirivu: