1 John 2:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbawandiikira mmwe abaana, kubanga ebibi byammwe bisonyiyiddwa olw'okubeera erinnya lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baana bange abaagalwa, mbawandiikidde kubanga musonyiyiddwa ebibi byammwe olw’erinnya lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbawandiikira mmwe, abaana abato, kubanga ebibi byammwe bibasonyiyiddwa olw'erinnya lye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baana bange, mbawandiikira kubanga ebibi byammwe bibasonyiyiddwa olwa Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbawandiikira mmwe, abaana abato, kubanga ebibi byammwe bibasonyiyiddwa olw'erinnya lye.