1 John 2:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temwagalanga nsi oba ebiri mu nsi. Singa oli ayagala ensi, mu ye temuba kwagala Taata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwagalanga nsi, wadde eby’ensi. Kubanga omuntu yenna ayagala ensi taliimu kwagala kwa Kitaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwagalanga nsi newakubadde ebiri mu nsi. Omuntu yenna bw'ayagala ensi, okwagala kwa Kitaffe tekuba mu ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temwagalanga nsi, wadde ebintu ebigirimu. Oyo ayagala ensi, tabaamu kwagala Kitaffe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwagalanga nsi newakubadde ebiri mu nsi. Omuntu yenna bw'ayagala ensi, okwagala kwa Kitaffe tekuba mu ye.