1 John 2:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mmwe mwasiigibwa n'Omutuukirivu, era mwenna mukimanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka mmwe mwafukibwako amafuta okuva eri Omutukuvu, era mumanyi byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nammwe Omutukuvu yabafukako amafuta, era mumanyi byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mmwe Kristo yabagabira Mwoyo Mutuukirivu, era mwenna mumanyi amazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nammwe mufukibwako amafuta eri Omutuknvu, era mumanyi byonna.