1 John 2:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbawandiikidde, si lwa kubera nga temumanyi mazima, naye kubanga mugamanyi, nti era tewali bulimba buva mu mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva mbawandiikira, si lwa kubanga temumanyi mazima, naye lwa kubanga mugategeera era mumanyi okwawula eby’obulimba n’eby’amazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sibawandiikidde kubanga temumanyi mazima, naye kubanga mugamanyi, era kubanga tewali bulimba obuva mu mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbawandiikidde, si lwa kubanga temumanyi mazima, naye kubanga mugamanyi, era mumanyi nga tewali bulimba buva mu mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sibawandiikidde kubanga temumanyi mazima, naye kubanga mugamanyi, era kubanga tewali bulimba obuva mu mazima.