1 John 2:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli agaana Mwana talina Taata; buli ayatula Mwana alina ne Taata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli atakkiriza Mwana era ne Kitaffe tamukkiriza. Buli ayatula Omwana aba alina ne Kitaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu yenna agaana Omwana, ne Kitaffe nga tali naye; ayatula Omwana, ne Kitaffe ali naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli eyeegaana Mwana, aba yeegaanye ne Kitaffe. Ayatula nti akkiriza Mwana, aba ne Kitaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu yenna agaana Omwana, ne Kitaffe nga tali naye; ayatula Omwana, ne Kitaffe ali naye.